Bukedde ku Sande Home Advertise Here
Search:  
Advanced Search in the Archive
   Discussion Board | Archive | Advertising | About Us | Staff |  Contact Us  
 BUKEDDE | ORUMURI | RUPINY | ETOP | SUNDAY VISION | BUKEDDE KU SSANDE
OMUKO OGUSOOKA

AMAWULIRE

EBYEMIZANNYO

EBYEDDIINI

OKUTUNUULIRA AMAWULIRE

BUKEDDE BANNYANIKE

FAMIRE

TUWAYE

ZIRABAMUZAALE

Kabaka akubirizza Abaganda okuyingira ebyobufuzi

Ssaabasajja bwe yabadde ayogera ku biruma abantu be abaakung’aanye okujaguza.

Nalubega ne Robert Mutebi
KABAKA agambye nti okunyigirizibwa Mmengo kw’erimu kususse kyokka n’akakasa nti tekigenda kubalemesa kunywerera ku nsonga eziruma Buganda okutuusa nga zituukiddwaako.
Kabaka eyabadde ayogerera mu bantu abangi abaakung’aanidde ku kitebe ky’essaza ly’e Butambala yagambye nti; “Njagala okubakakasa nti tetujja kukoowa mu kaweefube w’okuddizibwa ebintu by’Obwakabaka. Okuddizibwa ebintu ebyammwe.  Byeyongerayo...

Kabaka yeekwatidde mu by’Amasiro

Ssaabasajja wakati ng’alambula emirimu egikolebwa mu Masiro e Kasubi. Yabaddeyo ku Lwokutaano

KABAKA yeekwatidde mu by’okuzzaawo Amasiro g’e Kasubi agaayokebwa mu March w’omwaka guno.
Ensonda okuva mu Lubiri e Mmengo zaategeezezza nti Kabaka yataddewo ekibinja ky’abakafulu mu kukwata ebifanaanyi ekimuyambyeko okukwata vidiyo eraga Amasiro bwe gali mu kiseera kino ne bwe gaali mu kusooka gattako byonna ebizze bibeerawo bukya gookebwa. Byeyongerayo...

Obunkenke: Al Shabaab balaalise, Uganda yeenywezezza

Omu ku balumiramwoyo eyeesibye bbomu ng’akuumibwa abavubuka ba al shabaab. Batiisizza okukolawo akatiisa wiikendi eno yonna.

BANNALUKALALA ba al Shabaab bawambye ebitundu ebirala bibiri e Somalia ne balaalika nti bagenda okukolawo akatiisa enkya ku Mmande mu lulumba ssinziggu lwe baayogeddeko ng’olutalabwangako kyokka teboogera we bagenda kulukola.  Byeyongerayo...

LATEST HEADLINES
In Pictures: NRM primaries

More...

enteruganda

Looking for business in Uganda... Look in the business directory of enterUganda !!!

© Copyright The New Vision 2000-2010. All rights reserved.