Bukedde ku Sande Home Advertise Here
Search:  
Advanced Search in the Archive
   Discussion Board | Archive | Advertising | About Us | Staff |  Contact Us  
 BUKEDDE | ORUMURI | RUPINY | ETOP | SUNDAY VISION | BUKEDDE KU SSANDE
OMUKO OGUSOOKA

AMAWULIRE

EKIROWOOZO

EBBALUWA

EBYEMIZANNYO

EBYEDDIINI

ENSI EGUDDE EDDALU?

OKUTUNUULIRA AMAWULIRE

BUKEDDE BANNYANIKE

ZIRABAMUZAALE

TUWAYE

MANYA GY’OVA

EMBOOZI

Bamukubye ne bamusuula mu mugga

Abasawo mu ddwaaliro e Gombe nga beekebejja eyakubiddwa nga tannadda ngulu

ABANTU abatannategeerekeka baakubye omusajja oluvannyuma ne bamunyugunya mu mugga nga basuubira nti afudde. Byeyongerayo...

Omukozi amutunguddemu eriiso

Mukasa ng’apooca n’ebiwundu e Mulago.

OMUKOZI w’awaka atemye mukama we ebiso ku mutwe n’amuggyamu eriiso ng’amulanga kumutumiriza. Byeyongerayo...

Akulira aba Boys’ Brigade e Nateete abuziddwaawo

ABAZADDE basattira olw’omwana wabwe abadde asoma S.4 okubuzibwawo mu ngeri etategeerekeka ate oluvannyuma abaamuwambye ne baweereza obubaka obuwandiike ku ssimu nti taliddamu kulabikako.
 Byeyongerayo...

Muwanguzi asangiddwa n’engoye z’amagye

POLIISI ezinze ennyumba ya Paasita Muwanguzi e Nakulabye mu Kampala n’ekukunulayo ebyambalo, enkofiira n’engatto eby’amagye. Byeyongerayo...

Akulira poliisi e Iganga ne banne 17 bali ku gwa bubbi

DPC wa Iganga Okumu ku kkono n’abaserikale abalala abali ku gw’obubbi.

AKULIRA poliisi y’e Iganga, Gaudensio Okumu eyakwatiddwa ne boofiisa abalala 17 nga kigambibwa nti beezibika ebintu ebyali mu lukululana eyafuna akabenje basind-ikiddwa ku limanda mu kkomera e Iganga. Byeyongerayo...

Omugagga asimattuse amasasi

OMUVUBUKA eyeeyita omuserikale asiseeyo emmundu nagisonga mu mugagga Hajji Ibrahim Matovu nannyini HB property Consultants ng’ayagala okumukuba amasasi lwa nkaayana za ttaka. Byeyongerayo...

LATEST HEADLINES
Top LRA rebel sent to war crimes court

More...

MP murder trial postponed

More...

enteruganda

Looking for business in Uganda... Look in the business directory of enterUganda !!!

© Copyright The New Vision 2000-2010. All rights reserved.