Bukedde ku Sande Home Advertise Here
Search:  
Advanced Search in the Archive
   Discussion Board | Archive | Advertising | About Us | Staff |  Contact Us  
 BUKEDDE | ORUMURI | RUPINY | ETOP | SUNDAY VISION | BUKEDDE KU SSANDE
OMUKO OGUSOOKA

AMAWULIRE

EKIROWOOZO

EBBALUWA

EBYEMIZANNYO

EBYEDDIINI

ENSI EGUDDE EDDALU?

OKUTUNUULIRA AMAWULIRE

BUKEDDE BANNYANIKE

ZIRABAMUZAALE

TUWAYE

MANYA GY’OVA

EMBOOZI

Sseppuuya: Kitunzi we alumbye Bobby obutamuyita ku gwa Angola

MARIC Darko, kitunzi w’omuteebi Eugene Sseppuuya, alumbye omutendesi wa Cranes, Bobby Williamson, olw’okukotoggera ekitone ky’omuzannyi we bw’ataamuyise mu ttiimu eyazannye ne Angola eggulo e Namboole mu gw’okusunsulamu abalyetaba mu za Afrika mu 2012. Byeyongerayo...

‘Tufunye Hassan Mubiru ekya liigi kyaffe’

Victors FC, abalina ekikopo kya ‘Kakungulu’ bagguddewo kaweefube gwe bagambye nti mwe bagenda okuyita okuwangula liigi ya babinywera sizoni ejja n’okwenyweza mu mpaka za ‘CAF Confederation’ ze bagenda okukiikamu. Byeyongerayo...

Ttiimu zaffe bwe ziyaggira ebweru Gavumenti y’eswala

ENNAKU 10 ze mmaze mu Nakuru ekya Kenya, awabadde empaka z’amasomero ga siniya mu buvanjuba bwa Afrika, zimpadde essomo n’okusoomooza eri gavumenti n’abakulira ekibiina ekigatta amasomero ga wano (USSSA). Byeyongerayo...

Owa Fire Masters alumirizza abazannyi okunywa enjaga

PETER Johnson ye maneja wa Fire Masters FC, ey’abazimyamwoto ey’obwannannyini e Kibuli. ABDALLAH MUBIRU yamubuuzizza ku ngeri gye beetegekeddemu liigi ya ‘Super’ etandika ku Lwomukaaga olujja nga September 17; Byeyongerayo...

LATEST HEADLINES
Top LRA rebel sent to war crimes court

More...

MP murder trial postponed

More...

enteruganda

Looking for business in Uganda... Look in the business directory of enterUganda !!!

© Copyright The New Vision 2000-2010. All rights reserved.